#YouthVoicesUg: Corona Yajja…
Corona yajja tetweteegese. Yakonkona akyali Wuhan, ne sibifaako. Kati ekiddako sikitegeera. Abalwadde okweyongera kimmalamu amaanyi. Okumala emyezi nga twekuumye Ate oluvannyuma ne twanika mu ttaka. Eka watandise n’okuntama. Emmere ngiridde enziggwako Ate siyingiza kuba sikyakola. Ndi mutontomi. Ezange...