#YouthVoicesUg: LEERO

Leero ennaku z’omwezi zezo zennyini. Essawa zezo nga bwetwali tuzibaze. Ekifo ssi ky’ekyo kyetulina okubeeramu, Kyetulina okubeeramu kiggale! Ssinga kati tuli mu ketalo. Ssinga ebipande buli wamu nga munyera bibunye. Amasimu ssinga kati gavugira kumu. Endagiriro ssinga kati zitandise....